Julius Ssekitoleko

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Julius Ssekitoleko (Yazaalibwa mu Gwomunaana 7, 2000) Munnyuganda Omusituzi w'obuzito, avuganya ku mutendera gwa 56 kg era akiikirira Uganda mu mpaka z'ensi yonna. Avuganyiza mu mpaka z'ensi yonna eza 2018 Commonwealth Games.[1]

Enpaka z'emisinde ezaali mu Tokyo mu 2021[kyusa | edit source]

Oluvanyuma lw'okutuuka mu Japan nga 19 Ogwomukaagaon, 2021, mu mpaka za 2020 Tokyo Olympics, Ssekitoleko yabula nga 18 Ogwomusanvu, nga yaleka akapapula akaali kannyonyola nga bweyali yegomba okutandiika obulamu abuggya. Oluvanyuma lw'ennaku bbiri yasangibwa mu Yokkaichi nga 20 Ogwomusanvu.[2]

Obuto bwe[kyusa | edit source]

Ssekitoleko yazaalibwa mu Gwomunaana nga 7, 2000 mu ddwaliro lya Mulago Hospital, Kampala.

Laba na bino[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. Rich, Motoko; Inoue, Makiko; Ueno, Hisako (July 16, 2021)
  2. NEWS, KYODO.

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]