Jump to content

Justine Ayebazibwe

Bisangiddwa ku Wikipedia


 

Justine Ayebazibwe Kashaija amannyidwa nga Justine Kashaija(yazalibwa nga 23 ogw'omusanvu 1972) munna yuganda avunanyizibwa kumbeera z'abakozi, munna byafuna wabula nga ate munna byabufuzi. Yaliko omubaka omukyala mu disitulikiti ye lsingiro nga munna kibiina kya NRM.[1] Wabula yawagulwa Claire Mugumya mu kalulu kabonna aka 2021 okukikiirira abantu be lsingiro mu likiiko olukulu olw'eggwanga.[2] yaddira Grace Isingoma Byarugaba mubigere nga ono yamuwangula mukamyufu k'ekibiina mu 2015. Mu palamenti y'ekumi, atuula ku kakiiko k'eby'obulamu mu palamenti. Y'omu kubakiise abatuula ku kakiiko akafuzi aka NRM mu palamenti.[3]

Labba n'ebinno

[kyusa | edit source]

References

[kyusa | edit source]
  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20210427110727/https://www.parliament.go.ug/mp_database/profile.php?mid=280
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/mugumya-clare-10278/
  3. {{cite web}}: Empty citation (help)https://en.wikipedia.org/wiki/Primary_election
[kyusa | edit source]