KAYAYANA
Appearance
KAYAYANA:
Guno muddo, gutera okumera mu nsuku embikke, ne mu bisambu.
ENDWADDE ZE GUVUMULA/ENKOZESA:
1.Okufuna omukisa: Yenga mu mazzi, onaabe. Oba teeka mu kyogero (abato).
2.Okutunda: mansa mu byotunda. Oba teeka mu kyogero (abakulu)
3.Okuganja: Yenga, onaabe.