Kabaka

Bisangiddwa ku Wikipedia
Kabaka Mutesa II
Kabaka Mutesa II ye yali Kabaka wa Buganda owa 35.

Kabaka kye kitiibwa kye bawa omusajja afuga eggwanga mu bufuzi obw'ensikirano.

Mu Byafaayo[kyusa | edit source]

Mansa Musa yali kabaka wa Mali nga mu 1300AD. Kino kifaananyi kye mu kifaananyi ekiraga eki nnakatalonia ekyakubiddwa mu 1375.

Wabaddewo bakabaka bangi mu nsi yonna, era wakyaliwo emirembe gya bakabaka mingi, era nga egimu gifuze okumala emyaka egisukka mu 500. Kabaka wa Buganda abaddewo okuva mu 400AD, paka kati, ate n'omulembe gwa Kintu gubaddewo okuva mu 1200AD.[1]

  1. Lule, Joseph (2006). Amagezi g'Omuganda Amakusike. Arlington: Humbolt & Hartmann. ISBN 0-976-1306-0-2.