Kirabo Namutebi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Kirabo Namutebi (yazaalibwa nga 8 Ogw'okubiri 2005)[1] muna Uganda eyetaba mu mizaanyo gyokuwuga eyakilila Uganda mu mpaka gya Women's 50m Freestyle Heat mu mizannyo gya 2020 Olympic Games mu Tokyo.[2] Mubiseera bya 2020 ISF World School Games mu France, yakulembera ttiimu ya Uganda paka France.[3]

Obulamu bwe obw'asooka[kyusa | edit source]

Namutebi yazaalibwa era yakulira mu Kampala ekibuga ekikulu ekya Uganda.Asomera ku British School Kampala. Namutebi y'omwana owokubiri. Maama we, Hadija Namanda, ye yali Pulezidenti wekibiina kya Uganda Volleyball Federation.[4] Tendo yatandika okuwugga ku myaaka musanvu.[5]

Emirimu gy'okuwuga[kyusa | edit source]

She competed in the 2019 FINA World Junior Swimming Championships in the 50 metre freestyle, where she broke the Ugandan national record with a time of 26.98.[6] She placed 38th out of 103 in the qualifying heats and did not advance to the semifinals.[7]

Yakiikirira Uganda mu mizaanyo gya 2020 Summer Olympics mu Tokyo, Japan, eyo gye yavigannya mu mpaka za 50 metre freestyle era nga yali omu kubakwaata bendela ya Uganda mu Parade of Nations.[6]

Ebitiibwa[kyusa | edit source]

Yetaba mu mpaka za FINA World Junior Championship in Budapest Hungary 2019, namenya likodi ya Uganda National women’s 50m freestyle . Yettaba natte mu mpaka za Africa Junior swimming championship 2019 mu Tunisia era nawangula emidaali jya zaabu ebbiri ne feeza. Mu Montgomery County Swim League 2019, Yamalira mu kiffo kya kubiri mu 50 freestyle era nga ali mwabo omukaaga abasooka mu 50 breaststroke and 50 Butterfly mu mpaka za All-stars event ezaakomelela emizanyo.

Mu 2013, Yaweebwa engule yomuwuzi wa USPA asinga ku myaka munaana era nawangula n'ekifo kyo'muwuzi omukyaala asinga mu USPA Uganda mu 2019.[8]

Ebijulizidwaamu[kyusa | edit source]

Ebijulizidwaamu wabweru wa wikipediya[kyusa | edit source]

Template:S-start Template:S-sports Template:Succession box Template:S-end