Kisubi kya kyaayi
Appearance
Kisubi kya kyaayi lemongrass. Kisubi kya kyaayi kimeera kirungi nnyo. Tukikozesa nga kalifuwa wa kyaayi ate era ddagala. Kisubi kya kyaayi awomya endwadde eziwerako omuli zino.
- Amannyo amalwadde toothache
- Amakajja
- Okutumbira olubuto flatulence n’endala nnyingi nnyo.