Lubugo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Luno lugoye olugyibwa mu muti oguyitibwa omutuba. Nga telunaba kufuuka lugoye liba ddiba eribikka omuti guno, awo nelutwalibwa mu kkomagiro eyo oluvanyuma n'eluyanikibwa ku musana okutuusa w'elufuuka olugoye.