Lugirigimba(Reptiles)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Lugirigimmba

  (Reptiles)

Bino by’ebisonjozo bya Lugirigimmba:

(i) Zirina olususu olukalubo nga lukaluwavu oba luyita oluliba olukalubo nga olukaluwavu. Era Muwanga aziyise Nalukalu olutafulumya mangu mazzi kuva mu mubiri ekizisobozesa okuwangaalira mu mbeera enkaluwavu era ne ziba nga ziyinza okutambula ne zibeera wala okuba awali amazzi nga emigga, emyala, ennyanja, oba entobazi. Lugirigimba nga enfude zibiika amagi ku lukalu

(ii) Zirina ebigirigimba.Era Muwanga aziyise Lugirigimba

(iii) Ezisinga zirina amagulu ana kyokka waliwo n’ezitalina magulu nga emisota

(iv) Zonna zibiika amagi. Muwanga nga ebinyonyi ebitali mu kikula kyazo.

Bivudde mu kitabo "Essomabiramu"(Biology) ekya Muwanga