Lungereza

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Lungereza (oba Lungeleza) lwe lulimi olunnagirimaani oluva e Bungereza mu Bulaya. Leero lukozesebwa nnyo mu bintu by'ensi yonna.Script error: No such module "Footnotes". Erinnya luva ku abantu abava mu bika bya bagirimaani bebayita 'Angles', abayingira Great Britain dda nnyo mu kifo kye tuyita Bungereza leero. Amanya zombi ziva ku 'Anglia', ettaka ezingiwa ku ennyanja eyitibwa 'Baltic Sea'.