Jump to content

Lutembe Bay

Bisangiddwa ku Wikipedia
Lutumbe Bay

 

Lutembe Bay lutobazi olusangibwa ku nkingizzi z'ennyanja Nnalubaale.

Okukuuma

[kyusa | edit source]

Lutumbe Bay y'emu ku makuumiro g'ebinyonyi 33 ag'enkizo mu Uganda era nga okuva mu mwaka gwa 2006 yamenyebwa mu lukalala lw'entobazi ez'omuwendo mu nsi yonna olweyolekera mu ndagaano y'e Ramsar. Ekikono kino kimanyiddwa nnyo olw'okubeeramu ebinyonyi ebimanyiddwa nga white-winged tern ebiwerera ddala akakadde kamu n'ekitundu (1.5m).[1]

Mu mwaka gwa 2013, kampuni eŋŋundiivu mu kutunda ebimuli ebweru w'eggwanga emanyiddwa nga Rosebud Ltd.[2]

Ebijulizo

[kyusa | edit source]

 

  1. Byaruhanga, Achilles; Kasoma, Pantaleon; Pomeroy, Derek. "Uganda" (PDF). Country Profiles. BirdLife International. Retrieved 16 August 2013.
  2. Muhumuza, Rodney (15 August 2013). "Uganda loses wetland to rose farming business". Miami Herald. AP. Retrieved 16 August 2013.