Mass

Bisangiddwa ku Wikipedia

Enzitoya(Mass)

Enzitoya(mass) kyekuusiza ku buzito.Ekintu gye kikoma okubaamu omubiri obungi gye kikoma okuzitowa.Omubiri guno ogukizitoya mu sayansi kye kiyitibwa enzitoya(mass) kuba kye kiviirako ekintu okuzitowa.

Osaana okimanye nti buzito(weight) businziira ku bintu bibiri:

(a)Enzitoya(mass) (b) Essikirizo(gravity)

Jjukira ekigereeso kya Albert Einstein eky'Obusinziiro ekigamba nti "amasoboza gasinziira ku nzitoya (mass) ng'okibisizzaamu emisinde gy'ekitangaala egya kyebiriga.Noonya Nakyenkanyampuyi ya Albert Einstein ey'Obusinziiro(Look for Albert Einstein's Equation of Relativity).Obusinziiro ye relativity kubanga buli kintu "kisinziira" ku mbeera gye kibaamu.

      A