Matooke
Endabika
EMMERE Y'ABAGANDA. 1.Mu Buganda tulina emmere yaffe nansangwa era ge matooke. 2.Kiwanuuzibwa nti mu maka g'omuganda temulina kubulamu lusuku lwa matooke. 3.Si matooke gokKa wabula abaganda balina n'emmere endala nga muwogo,koppa,balugu. 4.Abaganda ab'edda baasinga kuwomerwanga matooke ne balugu. 5.Naye abaganda ab'ennaku zino tebakyafaayo kulima mmere ya bajjajjaffe nansangwa. 6.Abaganda mulina okudayo ku nnima ya bajjajjaffe gye twasangawo. 7.Emmere bajjajjaffe gye baakozesanga yabayambanga okuwangaala ebbanga eddene mu bulamu.