Jump to content

Melia Likoswe Douglas

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

 Mulamuzi

Mmeeya w'ekibuga Zomba

Yasikira Christopher Jana

Kkansala Waadi ya Wakati

Yazaalibwa Melia Likoswe Douglas

Ekibiina ky'obufuzi. Democratic Progressive Party

Melia Likoswe Douglas Mukyala nzaalwa ya ggwanga lya Malawi ate nga munnabyabufuzi ow'ettutumu eyali mmeeya w'ekibuga Zomba ow'omusanvu ekibuga kya Malawi ekisinga obukadde wakati w'omwezi gwomwenda 2015 n'ogwokusatu 2017. Yalondebwa mu kifo ekyo ng'asikira Joana Ntaja eyali afudde mu gwokusatu 2015 eyafuuka omukyala ow'okubiri okulya ekya mmeeya mu kibuga ekyo. Nga tannafuna kifo kino, yali kkansala mu kibiina kya Democratic Progress Party (DPP) mu masekkati ga waadi ya Zomba.

Emirimu

[kyusa | edit source]

Douglas yakola nga kkansala wa waadi ya Zomba wakati mu kibuga.[1] Yalondebwa okubeera kkansala wa Malawi mu Gavumenti z'ebitundu mu gwomunaana 2015 mu kalulu k'envuunula bibya.[2] Mu kufa kwe gwe yasikira, Douglas yalondebwa bakkansala banne ku lukiiko lw'ekibuga Zomba ku bwa mmeeya mu gwomwenda 2015.[3]

Laba na bino

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]
  1. https://www.nyasatimes.com/zomba-elects-another-female-mayor/
  2. http://mec.org.mw/wp-content/uploads/2018/11/final-results-announcement-speech-August-2015.pdf
  3. https://www.mwnation.com/controversy-rocks-zomba-mayors-polls/

Emikutu gy'awabweeru

[kyusa | edit source]