Molinga

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya

==Molinga==Horse raddish tree Guno omuti gwa Molinga ddagala nnyo. Molinga awonnya endwadde nga zino,

  1. Obulwadde obuleeta okugwamu amazzi era buleetera omuntu okufuyisa ennyo Diabettes
  2. Okuggwamu omusaayi, era buno bwe bubonero, Olususu okuperuka, Okoowa mangu, Omubiri tegugumira ndwadde.Anaemia
  3. Obulumi mu lubuto Gastric ulcers
  4. Amaaso agaleeta ebinyinyi, oluusi nga mamyufu nnyo.Conjuctivitis
  5. Okweralkirira ennyo, okwenyika omutima era n’okutya ennyo Anxiety
  6. Endwadde y’ensigo nga tesobola okwawula amazzi n’ebikyaafu.Kidney problems

<ref:moringa oleifera/>