Mpiima Dorothy Christine
Mpiima Dorothy Christine (yazaalibwa nga 22 Ogwomusanvu 1959) Munnayuganda Mmemba wa Paalamenti eyaweereza mu Paalamenti ya Uganda ey'omwenda.[1] Ye yali akiikirira ekibiina ky'ebyobufuzi ekya National Resistance Movement mu Disitulikiti y'e Buikwe.[1]
Ebyobufuzi
[kyusa | edit source]Mu Paalamenti ey'omwenda, yali mmemba wa Paalamenti owa Disitulikiti y'e Buikwe.[2][3][4] Christine Kasule Mugerwa yawawabira Mpiima Dorothy mu kaseera k'obululu ng'alaga okubuusabuusa mu buyigirize bwe n'okubunya obulimba mu kakuyegewe n'okugulirira abalonzi.[5] Kasule bweyalemererwa okulabikako mu kooti emirundi esatu, okusaba kwe kwagobebwa omulamuzi eyaguli mu mitambo, Justice Monica Mugenyi.[6] Wabula omusango ogwali gugobeddwa oluvanyuma gw'addamu ne guwulirwa mu kkooti enkulu ye Jinja.[6]
Mu 2016, yafiirwa ekifo kye mu Paalamenti ey'ekkumi eri Judith Babirye.[7] Yali musomesa alina Dipuloma nga tannaba kuyingira mu Paalamenti.[8] Christine yali omu kubalondebwa mu kalulu k'ekibiina kya National Resistance Movement mu 2020 ku lukalala lw'akakiiko k'ebyokulonda lwe kafulumya.[9]
Laba na bino
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ 1.0 1.1 "Archive copy". Archived from the original on 2023-04-10. Retrieved 2023-04-03.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/116276123
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/magazines/full-woman/female-faces-emerging-on-the-political-horizon-1622966
- ↑ https://everypolitician.org/uganda/parliament/term-table/9.html
- ↑ https://ugandaradionetwork.net/story/court-reinstates-buikwe-woman-mp-petition
- ↑ 6.0 6.1 https://allafrica.com/stories/201110271096.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-10-17. Retrieved 2023-04-03.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.independent.co.ug/hoping-to-be-honourable/
- ↑ https://elitenewsug.com/nrm-electoral-commission-has-released-the-list-of-nominated-canidates-in-2020-primaries/