Jump to content

Nakisuuyi Omulongoofu

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Immaculate Nakisuuyi (yazaalibwa nga 26 Ogusooka 1996) Munnayuganda azannya Cricket.[1] Mu Gwomusanvu 2018, yalondebwa ku lukalala lw'abazannyi abagenda okukiikirira Uganda mu banetaba mu mpaka z'abakyala eza Cricket 20 mu 2018.[2] Yazannya mu mpaka zino eza Women's Twenty20 International (WT20I) Uganda bwe yali ettunka ne Scotland mu kusunsulamu abanazannya nga 7, ogwomusanvu 2018.[3] Yali namuziga mu mpaka zino era yakola bulungi nnyo mu nzannya nnya ku ttaano.[4]

Mu Gwokuna 2019, yalondebwa mu baneetaba mu mpaka za Cricket w'abakyala owa Africa mu 2019 ezaali mu Zimbabwe.[5]

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]
  1. "Immaculate Nakisuuyi". ESPN Cricinfo. Retrieved 11 June 2018.
  2. "ICC announces umpire and referee appointments for ICC Women's World Twenty20 Qualifier 2018". International Cricket Council. Retrieved 27 June 2018.
  3. "2nd Match, Group B, ICC Women's World Twenty20 Qualifier at Amstelveen, Jul 7 2018". ESPN Cricinfo. Retrieved 7 July 2018.
  4. "ICC Women's World Twenty20 Qualifier, 2018 - Uganda Women: Batting and bowling averages". ESPN Cricinfo. Retrieved 14 July 2018.
  5. "Tried & Tested Crop Trusted For African Title Defence in Zimbabwe". Cricket Uganda. Retrieved 30 April 2019.

Ebibanja bya Yintaneeti

[kyusa | edit source]
  • Immaculate Nakisuuyi at ESPNcricinfo