Namba ez'Obutonde(natural numbers)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Gakuweebwa Charles Muwanga !!

Namba ez’ensibo oba namba ez'obutonde

      (natural numbers).
Omulamwa gwa namba ez’ensibo oba namba ez'obutonde gutegeeza:


(a)Namba eza kibazo (Counting numbers): {1, 2, 3, 4,5,6,7,8 ,……..}


((b)Oba namba enzijuvu (whole numbers): {0, 1, 2, 3, 4,5,...}


Wano oba okilaba nti wakyaliwo okukuba empawa ku kuba nti zeero nayo namba ya “nsibo” oba nedda.