Namba ezitali za mugerageranyo(Irrational numbers)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Gakuweebwa Charles Muwanga !! Namba ezitali ntuduwavu (Irrational Numbers)

Namba ezitali za mugerageranyou (Irrational numbers) ze namba eziyinza okuwandikibwa ng’emitonnyeze (decimals) naye zombi nga mikutuleo (fractions).

Omulandira gwa kyebiriga (square root) ogwa 2 si gwa mugerageranyo kubanga tegusobola kuwandiikibwa nga kitundu (ratio) kya kibalirampuyibbiri 2.

Mu butuufu waliwo namba endala nyingi ezitali za mugerageranyo. Emu ku zzo ye Pi (π).Namba endala ezitali za mugerageranyo mulimu omulandira gwa kyebiriga ogwa 3, ogwa 5, pi ,ne e,.; Pi = 3.14159... ate E = 2.71828....

Paayi (Pi) eba namba etali ya mugerageranyo kubanga tesobola kulagibwa nga kitundu oba nkutulemu (fraction) eya kibalirampuyibbiri ebbiri; terina muwendo gwa mutonnyeze mugere( it has no exact decimal equivalent). Kino kye kimu n’omulandira gwa kyekubisa gwa 2 ogutasobola kuwandiikibwa nga mikutulo.

Manya:

 Namba ezitali ezitali mugerageranyo za mugaso kubanga zetaagibwa:

 Okuzuula disitansi y’ebisittalo (diagonal distance) ebisaza mu kyebiriga.

 Okubalanguza emibalanguzo (calculations) egy’enjawulo egy’ebikulungirivu n’ebyebulungirivu (nga tukozesa π).