Nambuluzo(Factors)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Nambuluzo kiva mu kikolwa ekyokulambulula namba (Okunambulula). Nambuluzo(Factors) ze (i) namba ze weekubisaamu okufuna namba endala oba (ii) Namba ezigabiza obutereevu mu namba endala awatali kuleka nfissi

Omulamwa ogwekuusiza ku nambuluzo gwe mulamwa gwa "Nambuluzo Eyawamu Esingayo"=NESI(Highest Common Factor=HCF.