Nana Kagga
Nana Kagga (era amanyikiddwa nga Nana Kagga-Hill oba Nana Hill oba Nana Macpherson) Munnayuganda mukozi wa filimu, muwandiisi wa filimu era muzannyi wa filimu.[1] Yawandiika era n'adayilekitinga filimu ya 2012 The Life era ye yawandiika era n'afulumya filimu y'obutundu eya Beneath the Lies.[2][3] Ye yawandiika Mukisa, My Sister's Keeper with Clive Nshiime, Pieces of Me] n'endala nyingi. Y'omu ku bannanyini ba kkampuni efulumya filimu eya Savannah MOON Kkampuni esinga era empanguzi ya Awaadi mu kufulumya filimu mu Uganda.
Obulamu bwe n'obuto bwe
[kyusa | edit source]Kagga yazaalibwa mu Nairobi, Kenya eri abazadde Abannayuganda, ng'omu Yinginiya. Kagga Muganda era alina akakwate ku kika ekifuga ekika ky'aBaganda, Abambejja. Kagga mwana w'akusatu mu baana omukaaga eri bazadde be. Mu kaseera mweyazalibwa, bazadde be baali mu buwangaanguse ku mulembe gwa Pulezidenti Idi Amin. Kagga yakulira mu Uganda mu maka ag'esobola obulungi. Okwongereza ku taatawe ne jjajja musajja ku ludda lwa taatawe, bana ku bagandabe bonna ba Yinginiya. Kagga abeera mu Kampala, Uganda n'abaana be 3. Ayogera bulungi Oluzungu n'Oluganda.
Emisomo gye
[kyusa | edit source]Kagga emisomo gye egya Pulayimale ku Kampala Parents School. N'oluvanyuma yegatta ku Gayaza High School, elimu ku masomero g'abawala ag'amaanyi mu Uganda, mu misomo gye egya O-Levo. N'oluvanyuma mu A-Levo ku Red Maids School, Bristol, essomero ly'abawala mu UK. Kagga yegatta ku University of Birmingham, Birmingham, UK gye yafunira Diguli eya chemical engineering. Kagga yali mugezi mu eyayita amasomo ga Sayansi n'ebyemizannyo. Mu biujjuko by'omusana, yakomawo mu Uganda era ye yali omuweereza wa pulogulaamu ya Jam Agenda ku WBS, Olulaga lwa TV ol'wali lusinga obunyuvu mu Uganda.[4]
Emirimu gye
[kyusa | edit source]Emirimu gy'obwa Yinginiya
[kyusa | edit source]Okugoberera okutikkirwa kwe, Kagga yagenda mu Florida, United States, n'oluvanyuma New Mexico, United States. Mu New Mexico, yakolera ku kkolero lya Laguna Industries nga Process Engineer mu Laguna ng'akola ku kontulakiti y'Eggye lya US.
Hollywood (nga Nana Hill)
[kyusa | edit source]Kagga yasalawo okukolerea okuzanya n'okuweereza mu Los Angeles era yanyumirwa. Kagga yazannya mu filimu eziwerako omuli Cowboys and Indians, A Good Day to Be Black and Sexy (Segment 'Reprise'), He's Just Not That into You, Star Trek, CSI: NY – Boo, Life, Runway Stars. Mu awazanyirwa filimu mu US, Kagga yazannya nga Mercy mu muzannyo gwa, Butterflies of Uganda by Darren Dahms nga gwalondebwa mu awaadi za NAACP award. Kagga yalabikira mu vidiyo z'enyimba ez'enjawulo eza P!nk, Amy Winehouse, Sting, Lenny Kravitz.[5] Kagga era yalabikira mu bulango bwa TV obw'enjawulo nga KFC, Coors Light, Pepsi, DSW, Microsoft, APPLE, Tylenol, DOVE.[6] Mu L.A, Kagga alina edduuka mu Santa Monica Blvd eliyitibwa A Vintage Affair.
Mu Uganda
[kyusa | edit source]Kagga yakomawo mu Uganda mu mwaka gwa 2009 n'atandiikawo bizinensi ya Savannah MOON Ltd. Savannah MOON wansi wa Savannah MOON Productions eyafulumya filimu ya The Life[7] eyalagibwa ku M-NET, filimu y'obutundu eragibwa ku TV eya Beneath The Lies – filimu y'obutundu,[8] nga mu kaseera kano elagibwa ku Urban TV era nga esaasanyizibwa aba MTN Uganda. Savannah MOON era ekolaganye ne kkampuni endala mu kufulumya filimu enyimpi n'empanvu okwo kw'ogatta ne filimu ez'ebitundu eziragibwa ku TV.
Nana y'atandikawo enkola ya You are Limitless (YAL), egenderera okutumbula, okulungamya n'okukuutira Abafirika naddala abavubuka abalina obusobozi. Kagga era y'akola nga Yinginiya w'amafuta mu zimu ku kampuni z'amafuta ennene ezikolera mu Uganda. Yali omu ku balamuzi b'empaka za Nnalulungi wa Uganda 2018.[9]
Filimu z'eyazannya
[kyusa | edit source]Ng'omuzannyi wa Filimu
[kyusa | edit source]Filimu
[kyusa | edit source]Omwaka | Filimu | Ekifo kye y'azannya | Dayilekita | Ebyawandiikibwa |
---|---|---|---|---|
2022 | Nalwawo | Nanta | Emokor Eric | Yafulumizibwa aba Savannah MOON Productions, Geoffix Films, Spectacle Media |
2022 | Pieces of Me | Indigo Gray Namukasa | Nsubuga Nicholas | Yafulumizibwa aba Savannah MOON Productions |
2009 | Star Trek | Enterprise Crew Member | J. J. Abrams | Paramount Pictures |
He's Just Not That into You | Party Guest | Ken Kwapis | Universal Pictures | |
2008 | A Good Day to Be Black and Sexy (Segment Reprise) | Candi | Dennis Dortch | Magnolia Pictures |
2007 | Collision | Independent film | ||
Hitch-hike | Independent film | |||
Cowboys and Indians | Indian | Short film |
Telefayina ez'alaga filimu ze
[kyusa | edit source]Omwaka | Elinnya lya Filimu | Ekifo kye y'azannya | Dayilekita | Ebyawandiikibwa |
---|---|---|---|---|
2021 | Prestige | Jazmine | Filimu y'obutundu eragibwa ku TV nga yafulumizibwa aba Ava Juliet Productions ku lwa Pearl Magic Prime | |
2014 | Beneath the Lies – The Series | Attorney General | Joseph Katsha Kyasi | TV series, Savannah MOON Productions |
2008 | Runway Stars | Angel | Web series | |
Life (filimu y'obutundu elagibwa ku NBC TV) | Pretty Black Girl | Filimu elagibwa ku NBC TV | ||
2007 | CSI: NY – Boo | Josephine Delacroix | Joe Dante | Filimu y'obutundu eragibwa ku CBS TV |
2006 | BET Stars | BET |
Emizannyo gye yazannya ku siteegi
[kyusa | edit source]Omwaka | Elinnya ly'omuzannyo | Ekifo kye y'azannya | Dayilekita | Theater | Ebyawandiikibwa |
---|---|---|---|---|---|
2008 | Butterflies of Uganda[10] | Mercy[11] | Darren Dahms | Mercy | Greenway Theater September–October 2008 |
Ng'omu ku ba mmemba abakola mu kufulumya filimu
[kyusa | edit source]Omwaka | Filimu/filimu ez'obuundu eziragibwa ku TV | Obuvunanyizibwa bwe y'akwasaganya | Dayilekita | Ebyawandiikibwa |
---|---|---|---|---|
2023 | Kasozi Heights (Feature film) | Omuyambi wa Dayilekita, Dayilekita w'abazannyi, omuyambi w'omuwandiisi w'empapula ezigobererwa mu kuzannya, omutendesi w'abazannyi | Emokor Eric | Yafulumizibwa aba Ceekay Films |
2023 | Goolo (Feature film) | Akulira abafulumya filimu, omuwandiisi wa sikuliputi/ omusunsuzi, Dayilekita w'abazannyi | Geoffrey Kasozi | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, eyasabibwa aba Maisha Magic Movies |
2022 | Mukisa (Feature film) | Akulira ba Dayilekita, omuwandiisi wa sikuliputi, Dayilekita w'abazannyi, ateekateeka aw'okuzanyira/ okukwatira filimu | Geoffrey Kasozi | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, eyasabibwa aba Maisha Magic Movies |
2022 | My Sister's Keeper (Feature film) | Dayilekita, akulira abafulumya filimu, omuwandiisi wa sikuliputi, Dayilekita w'abazannyi, ateekateeka ekifo awanazanyirwa filimu | Nana Kagga | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, eyasabibwa aba Maisha Magic Movies |
2022 | Pieces of Me (Feature film) | Muzannyi, muwandiisi wa sikuliputi, Dayilekita w'abazannyi, akulira ba pulodyusa, ateekateeka ekifo awazanyirwa | Nsubuga Nicholas | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, eyasabibwa aba Maisha Magic Movies |
2022 | Nalwawo (Feature film) | Muzannyi, muwandiisi wa sikuliputi | Emokor Eric | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, Geoffix99 Films, Spectacle Media |
2021 | Empaabi (Feature film) | Omu ku ba Dayilekita, Dayilekita w'abazannyi, akulira ba pulodyusa | Geoffrey Kasozi, Nana Kagga | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, Geoffix99 Films, Spectrum Uganda Media |
2020 | Embeera (Short film) | Dayilekita, omuwandiisi wa sikuliputi, Dayilekita w'abazannyi, akulira ba pulodyusa | Nana Kagga | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, Geoffix99 Films |
2020 | Ubuntu (Short film) | Dayilekita, muwandiisi wa sikuliputi, Dayilekita w'abazannyi, akulira ba pulodyusa | Nana Kagga | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, Geoffix99 Films |
2019 | Mela (TV/ Web series) | Muyiiya, muwandiisi wa sikuliputi, Dayilekita | Maria Corrazon, Nana Kagga | Yafulumizibwa aba Savannah MOON |
2019 | The Quarry (Short film) | Dayilekita w'abazannyi, akulira ba pulodyusa | Eddie Kagutuzi | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, Baby Plantains production, Balkon Films |
2018 | Reflections[12] (TV Series pilot episodes) | Muyiiya, muwandiisi wa sikuliputi, Dayilekita | Filimu y'obutundu eragibwa ku TV Cleopatra Koheirwe, Gladys Oyenbot, Housen Mushema | |
2016 | The Last Breath (Short film) | Akulira ba pulodyusa, Dayilekita w'abazannyi | Jordan Braise Ndawula | Yafulumizibwa aba Savannah MOON, Kampala Film School , Balkon films |
2014 | Beneath The Lies – The Series[13] | Muyiiya, muwandiisi wa sikuliputi, akulira pulodyusa | Yafulumizibwa aba Kinetic Management Group, 40-Plus Productions, Savannah MOON | |
How We See It | Muteeseteese, dayilekita, pulodyusa | Ugandan talk show | ||
2012 | The Life (Feature film) | Dayilekita, pulodyusa | Nana Kagga | Yafulumizibwa aba Savannah MOON . |
Awaadi ze yafuna
[kyusa | edit source]Awaadi n'empaka z'eyetabamu | |||||
---|---|---|---|---|---|
Omwaka | Awaadi | Ettuluba | Emirimu | Eby'avaamu | Ref |
2023 | Uganda Film Festival Awards 2023 | Omuzannyi asinze mu filimu | Pieces of Me | Yali omu ku b'avuganya | |
Omuzannyi asinze okuzannya ku sikuliini | Yali omu ku b'avuganya | ||||
Asinze mu ba pulodyusa | Mukisa | Yawangula | |||
Pulodyusa asinze | Yawangula | ||||
Pulodyusa asinze mu kufulumya filimu ey'olulimi oluzaaliranwa | Yali omu ku bavuganya | ||||
Pulodyusa asinze ng'alondeddwa abawagizi | Yali omu ku bavuganya | ||||
Asinze okutunga eby'ambalo | Yali omu ku bavuganya | ||||
Best Screen-play | Yali omu ku bavuganya | ||||
2022 | Uganda Film Festival Awards 2022 | Omuzannyi asinze | Nalwawo | [14] | |
Filimu esinze ng'eri mu lulimi lu nnansangwa | Template:Won | ||||
2021 | Uganda Film Festival Awards 2021 | Omuzannyi asinze mu kazannyo akalagibwa ku TV | Prestige | [15] |
Ebijuliziddwa
[kyusa | edit source]- ↑ https://web.archive.org/web/20201019194935/https://chano8.com/star-profile-nana-kagga-round-dreamer-changing-face-television/
- ↑ https://web.archive.org/web/20150508041357/http://kampalasun.co.ug/nana-kagga-parades-boo/
- ↑ http://www.satisfashionug.com/new-star-studded-tv-series-to-hit-screens-in-8-weeks/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-08-28. Retrieved 2024-04-13.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://muwado.com/interview-with-nana-kagga-of-the-life/
- ↑ http://buqisi-ruux.com/if-you-give-yourself-permission-to-dream-you-will-be-amazed-at-what-you-can-achieve-nana-kagga-macpherson-africanwomanoftheweek/
- ↑ https://web.archive.org/web/20201102033729/http://www.ugandandiasporanews.com/2012/07/15/the-life-official-movie-trailer-directed-by-nana-kagga-hill/
- ↑ https://web.archive.org/web/20160920053647/http://chimpreports.com/entertainment/beneath-the-lies-nana-kaggwa-ready-to-burst/
- ↑ https://www.ugandaonline.net/2018286_five_2018_miss_uganda_beauty_pageant_judges_unveiled
- ↑ http://www.backstage.com/news/butterflies-of-uganda-debuts-at-greenway-court-theatre/
- ↑ http://www.backstage.com/review/la-theater/butterflies-of-uganda/
- ↑ https://web.archive.org/web/20170824135605/https://jump.ug/lifestyle-n-entertainment/nana-kagga-her-experience-in-the-ugandan-film-industry-jump-uganda
- ↑ https://web.archive.org/web/20201102071348/http://www.ugandandiasporanews.com/2014/12/09/dont-miss-beneath-the-lies-tv-series-created-by-nana-kagga-macpherson-premieres-dec-17th/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/135437
- ↑ https://observer.ug/lifestyle/69233-nana-kagga-samuel-kizito-win-in-film-awards
Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya
[kyusa | edit source]- Nana Kagga at IMDb
- Nana Kagga at Rotten Tomatoes
- Nana Kagga Facebook Profile