Nancy Acora

Bisangiddwa ku Wikipedia

Nancy Acora munabyabufuzi Omunayuganda era nga munamateeka atuula kukakiiko akakola amateeka. Ye mukyala akiikirira abantu ba Disitulikiti ya Lamwo mu Paalamenti ya Uganda.[1]

Obulamu bwe[kyusa | edit source]

Acora mubaka wa Paalamenti atalina kibiina kya byabufuzi, nga yayingira Paalamenti oluvannyuma lw'okuwangula eyali Omubaka wa Paalamenti Molly Lanyero eyali ow'ekibiina kya National Resistance Movement.[1][2]

Oluvannyuma lw'okulonda, Lanyero yali tamatidde era n'agenda mu kkooti okuwawabira Acora. Acora kunkomerero lya byonna nga awangudde omusango guno ogwali ku by'akalulu mu Gwomwenda mu 2021.[3][4][5][6][7]

Emirimu gye[kyusa | edit source]

Mu Paalamenti ya Uganda, Acora awereza nga omu kubali ku kakiiko akavunaanyzibwa kunsonga za pulezidenti.[8]

Ebijuliziddwaamu[kyusa | edit source]