Nanzitoya (Kiroggulaamu)
Appearance
Gakuweebwa Charles Muwanga !!!Nanzitoya(Kilogram) ye namunigina y’enzitoya(unit of mass).
Namunigina y’enzitoya (the unit of mass) ye nanzitoyaer ekiyitibwa kirogulaamu.(kg).
Nanzitoya(Kirogulaamu) erina obuzito bwe bumu ne Luyiika( liita ) y’amazzi ku tempulikya n’akanyigirizi aka bulijjo. Enzito /Gulaamu (g) emu ezitowa akayiika(miri-liita) kamu ak’amazzi ku digiri 0 eza Seriisiyasi(Celsius). Ate omupimo gwa sezzito (metric tons) erimu nanzitoya 1000 ziba enzito akakadde kamu.