OKULIMA SUKALI NDIIZI
Appearance
Okulima sukali ndiizi kyekimu kubintu abisinga byebelabidde naye sukali ndiizi bwomulima mubujuvu toyinja kufa bwavu. ENIMA YASUKALI NDIIZI. 1. Bwoba ogenda okusimba sukalindizzi olina okusima ekinya nga kiwanvu ate nga kigazi okusobozeza ekitooke okukula obulungi. 2. Bwomala mukinya tekamu obusa bwente nga obitabise mubusa obilinde okumala wiki ssatu ,wiki ssatu bweziyitawo kwaata endukusa otakule akanya nga kawanvu onsonsekemu akatookeako. ENDABIRILA . Sukali ndiizi talina kubela muddo okwewala olusuku lwasukali ndiizi okugwaawo amangu oba okusana amangu. Tebilina kubelako ssanja nampumumpu.