OKULUNDA EBYENYANJA

Bisangiddwa ku Wikipedia

OKULUNDA EBYENYANJA[kyusa | edit source]

in this pond there are one thousand fish so as small as it is can make you rich in only six months

Okulundira ebyenyanja ‘’’awafunda’’’ nkizudde nga kirungi. Kubanga bwenabadde ngezaako “okulambula ku balimi” babyo nesanze nga kumpi buli muntu abisobolera ddala okubirima awamu n’okubirunda.

Ekiddiba kino kilungi nnyo
Tank used for breading fish Aquaculture Research and Development Centre, Kajjansi
emmale osobola okuzilundira awafunda n'onoga sente

Mubutufu nze nail sikiriza nti omuntu asobola okulunda ebyenyanja ku lukalu nga tebiri mu nnyanja naye kitufu abantu balunda abyaddala.

Bwenatukiridde omulunzi wabyo ku Kyalo lwazzi namusanze nga alundira wantu awafunda era natunyoyora nti ye tekimukalubiriza kubirabirira era ye namusanze nga alunda Mmale yatugambye nti emmale nyangu okulunda kubanga mu ‘’’kiffo ekifunda’’’ ye alundirako emmale eziwera olukumi (1000)

ZIKUZE

Ebyetago[kyusa | edit source]

Omulunzi ono yangabye nti okubirunda olina okuba nabino wammanga;

    • Emitti
    • emisumali
    • ekivera ekiggumu
    • ekiffo
    • amazzi ag’ensulo oba ag’enkuba
    • obussa bw’ente
    • embawo

Bwato ya nnyonyodde nga bweizimbiwa mpaka nga ebyenyanja bitekedwamu era natulaga n’engeri gya birisamu.

Ebirungi ebiri mu nunda eno[kyusa | edit source]

      • okulundira awafunda
      • tebirwala lwala nga ebisolo oba ebinyonyi
      • okukirya tekibera mu ddagala
      • tebiryannyo

Ebizibu ebili munima enno[kyusa | edit source]

    • obutwa

Abantu ababi bwe basobola okugya ne basaku mazzi ‘’’obutwa’’’ ne babitta byona

    • emmere yabyo yabuseere