Jump to content

Obunnyowavu (Salinity)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Graphic breakdown of water salinity, defining freshwater, brackish water, saltwater, and brine water.

Gakuweebwa Muwanga !Obunnyowavu (Salinity)

Bannasayansi bapima omunnyo oguli mu mazzi okufuna obunnyowavu bw’amazzi (the salinity of water). Obunnyowavu mulamwa ogukozesebwa bannasayansi okunnyonnyola bw’omunnyo oguli mu mazzi.Obunnyowavu kipimo kya sodiyamu-kololayidi abeera mu ggulaamu z’amazzi 1000

Amazzi amannyowavu (Salt water)

Amazzi ag’olunnyo(salt water) era agayitibwa amazzi amannyowavu(saline water) gaba mazzi agalimu omunnyo omungi era gano gasing kuba mazzi ga semayanja(oceans) na waluyanja(seas).Amazzi amannyowavu /amazzi ag’olunnyo gaba makwafuwavu okusinga(morte dense) amazzi agatalimannyowavu(fresh water) ago mu nnyanja , n’emigga egyo ku lukalu.