Obuziizi(Nucleus)
Appearance
Amakkati g'akaziba(atomic center) bwe buziizi(nucleus) . N'olwekyo obuziizi ky'ekifo ekisembayo mu makkati g'obuziba(atoms). Mu buziizi musangibwamu obotonniinya bwa mirundi ebiri:
(a) Obukontanyi oba konta(proton)
(b)Nampawengwa oba nampa(neutron)
Obusannyalazo(electrons ) bwo buli wabweru wa "obuziizi"(outside the nucleus).N'olwekyo buli lwe boogeranga ku "buziizi" manya nti bategeeza amakkati g'akaziba.Weetegereze emiramwa gino:
(i)Ekyabuluzabuziizi(nuclear or nucleus fission)
(ii) Ekyeggatisabuziizi(Nuclear or nuclear fusion)
Bivudde eri Muwanga Charles