Okukola nakavundira

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Nakavundira akolebwa okuva mu matabi, nessubi,ebisaniiko by'awakaba ebintu ebirala ebisobola okuvundira. Tusobola okofuna ebirime ebirungi nga tekukozesa bijjimusa bizungu oyinza okusima ekinya noteekamu ebintu ebisobola okuvunda oba n'okukunganya ebintu ebisobola okuvu onda mu ntuumo, nebivunda mangu. Ekivamu ngo mazze okukola bwotyo abeera nakavundira mulungi alina ekirisa ekirungi ku ttaka nakavundira ayinza okukozesebwa mu ttaka lyona eritali gimu bulungi.