Jump to content

Okulima green paper

Bisangiddwa ku Wikipedia
Green peppers

OKULIMA GREEN PAPER

[kyusa | edit source]

Omuntu okulima green paper otekeddwa okukola bino wammanga . Ffuna ensigo ya green paper ennungi, tegeka bulungi ekifo wogenda okuyiwa beedi ya green paper wo.ng’omaze okukabala bulungi ekifo kino tekamu ekigimusa ngamuno mulimu nakavundira ,obusa bw’ente ,kalimwe w’enkoko nebigisa ebizungu omuli NPK.Ng’omaze okukola bino wammanga leea obusigo bwa paper obumanse muttaka lino ly’okabadde oluvannyuma ofukirireko amazzi bw’omala obikeko ebisubi okutuusa obusigo buno ngabumeze awo oly’oke ojeko ebisubi bino ozimbeko okayumba okwewala omusana, ngawayisewo wiki emu kibbiri tandika okukendeeza ebisubi ebiri kukayumba kano paper ono asobole okumannyira embeera y’obudde

Ngawayiseewo omwezi 1 tandika okusimbuliza paper wo ng’omuteeka munnimiro ewedde okutegekebwa obulingi era tewerabira okisimba paper wo mumabanga agasanidde.

        EDDAGALA ELIKOZESEBWA MUKUFUYIRA.

1.Rocket. 2 .Turfgor. 3.Dudu cyper.Dudu acelamectin.