Jump to content

Okullo Aabuka Jallon

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okullo Aabuka Jallon Anthony Era amanyikiddwa nga Okullo Anthony Munnayuganda, munnabyabufuzi akiikirira Disitulikiti y'e Lamwo nga Omubaka mu ya Paalamenti ya Ugandaey'ekkuminemu wansi w'ekibiina ky'ebyobufuzi ekya National Resistance Movement.[1][2][3][4]

Eby'afaayo by'emirimu gye[kyusa | edit source]

Okullu era akola ng'omusawo wa Wooteri ya Sheraton.[5]

Obukuubagano[kyusa | edit source]

Yasibibwa mu kkomera okumala emyezi mukaaga olw'okulemererwa okusasula Miliyooni z'ensimbi za Uganda87 ezawera olw'okulemererwa mu Kkooti.

Laba na bino[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]