Okuseetuka kwa Ssemazinga(Continental Drift)
Appearance
Okusinzira ku Muwanga Charles mu kitabo kye "Essomansi"(Geography), "Okuseetuka kwa ssemazinga"(Continental drift) aba "kalonda wa butonde"(natural phenomenon) aviirako Olukalu okwweyabuluza n'okuseetuka okukola ssemazinga ez'enjawulo.