Okusiriiza entamu
Appearance
Buno bulwadde mu bakazi obusobola okujjanjabwa omuddo oguyitibwa Ekitonto Okunjanjaba endwadde eno, nfuna ekitonto ekikazi, ekimenyamagumba, akafugankande, olutungotungo wamu n’entungo. Bino bisiikire wamu n’oluvannyuma gaayako mu biseera byo eby’eddembe.