Okusomesa ekibalangulo mu Luganda .Miramwa ki omusomesa gye yetaaga?
Okusomeesa Okubala mu Luganda. Emiramwa egyetaagisa Omusomesa
Emiramwa egyetaagisa Omusomesa okusomesa Okubala mu Luganda
Ekibalangulo Mathematics Omugereeso Mathematical Theory
Okubalangula to calculate Eggereeso Theorem
Okubalanguza to solve Ekigereeso Scientific Theory
Ekibazo Math solution Namba Number
Omubalanguzi Mathematician Omuwendo Value
Okubala to count Omugereeso gwa Namba Number Theory
Okubaza to compute Omusingi gwa namba Number base
Okubalirira oba Ekibaliriro Arithmetic , to do arithmetic Omusimba=Omusingi gwa namba Number base
Ekikunizo Mathematical Problem Aligebbula Algebra
Akakunizo Puzzle Essomabigoberero algebra
Ekibalanguzo Formulae Omugereko Set
Okusonjola To simplify Omugerageranyo Ratio
Okukendeeza to reduce a fraction Ekigerageranyo Rate
Omwoyoleko Math expression Omugendaganyo Proportion
Enkuumakifo/enkyusibwo variable Ekigobansonga Variation math
Enkuumabusangiro Position holder Emikwanaganyo Math Relations
Entakyuka constant Emikwataganyo Mathematical Functions
Entakoma infinity Ekibazannyingo Polynomials
obubalanguziso Math operations Ekibazabisengeko Matrices
Akalaga Mathematical sign Obuufu Mathematical Locus
Obubonero Mathematical symbols Essomampimo Geometry
Omukutule (Fraction) Kibalirampuyibbiri Integers
Kinnawaggulu Numerator Ekibazabusuubuzi Business math
Kinnawansi Denominator Kalonda data
Okulambulula namba To factor a number Ekisengekakalonda Statistics
Okunambulula To factor a number Ekibazabuserengeto Slopes math
Nambuluzo Factor Essomampetosatu Trigonometry
Nambuluzo Eyawamu Common Factor Okulambulula Namba Factoring numbers
Nambuluzo eyawamu Esingayo(NESI) Greatest Common Factor(GCF) Ekifunza = ekibalo ky’emifunza Exponentiation
Enkubise Multiple Kyekubisa Logarithms
Enkubise Eyawamu Common Factor Namunigina z’Ebipimo Units of Measurements
Enkubise Eyawamu Esembayo(ENKEESI) Lowest Common Multiple Obwagaagavu n’Obubangirivu Area and Volume Emigereko(Sets) Ebika bya namba(Types of numbers)
Namba ezibala Counting numbers
Omugereko Set Namba z’obutonde Natural numbers
Omuteeko Union of sets Kibalirampuyibbiri/Yintegya Integers
Entabiro y’emigereko Intersection of sets Number eya kigaanira Odd number
Endaga z’emigereko Set notations Namba eya kyegabanya Even number
Emigereko egy’enkanankana Equal sets Namba eza kyebiriga Square numbers
Ekitundu ky’Omugereko Subset Namba eza kyesatuza Cube numbers
Omugereko omukalu Empty set Namba eza ndagakifo Ordenal numbers
Omugereko ogw’ekkomo Finite set Namba eza ndagalinnya Nominal numbers
Omugereko ogw’entakoma Infinite set Namba enzijuvu Whole numbers
Namba eza kiddannyuma Negative numbers
Namba eza kiddamaaso Pozitive numbers
Bya Charles Muwanga 0704211606