Okuzimbulula Omulamwa(terminology decomposition)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okusinziira ku Muwanga Charles mu kitabo kye "essomannimi & Essomamakulu"(Linguistics and Semantics)omuyizi yenna ow'ebyobunyukufu(literature) oba sayansi yetaaga okuyiga akakodyo k'okuzimbulula ekigambo oba kiyite "okuzimbulula omulamwa"(terminology decomposition) gw'aba asomako okulaba engeri gye gwagunjizibwawo okuviira ddala mu ntandikwa.