Jump to content

Olunyarwanda

Bisangiddwa ku Wikipedia

Olunyarwanda lwe lulimi olusinga okwogerwa mu Rwanda era luli mu bitundu by'obuvanjuba bwa Democratic Republic of Congo n'ebukiikakkono bwa Burundi. Abantu abasukka mu bukadde 10.8 be boogera olulimi olwo.