Jump to content

Olusasuliro(Bill, Invoice)

Bisangiddwa ku Wikipedia
A Bill
Example of an invoice relation structure

OLusasuliro = Olupapula kw'osasulira ensimbi ezikubanjibwa. Kino kitegeeza nti olina by'okozesezza oba by'olozeewo okugula by'olina okusasulira nga owaayo olupapula luno "olusasuliro".

Omugeye Muwanga agamba nti bw'oyingira semaduuka okugula ebyettunzi ebyenjawulo, omutunzi akuwa olupapula oluliko olukalala lw'ebyittunzi bw'ogenda okusasulira nga lulaga ebisale bya buli ky'olonzeewo okugula.

Olupapula okulagibwa ebyo lwe luyitibwa "olusasuliro(Bill , invoice) kw'ogenda okusasulira by'otutte ku mulyango nga tonnaba kufuluma semaduuka(Supermarket). Mu bungi olusasuliro(Bill, invoice) kiba "ensasuliro(Bills , invoices).

Ab'ekitongole ky'amasannyalaze oba amazzi nabo baba bakusindikira |"olusasuliro"(bill) buli mweezi lw'otwala ku wofiisi zaabwe okusasula ebbanja erikubanjibwa.