Omulimi Owedda n'owaleero

Bisangiddwa ku Wikipedia

OMULIMI OWEDDA N’OWALEERO[kyusa | edit source]

[Ancient and present sustainable farmers] Omulimi owedda obutafaanana n’owaleero, yalimanga lwakufuna kyakulya nakufuna nsigo zakutereka olwamasimba agomumaaso. Naye omulimi owa leero alima olwokufuuna ekyokulya, okutereka ensigo ezembala wamu n’okugaziya enfunaye. ‘’Ani Mulimi?’’ Omulimi era yemulunzi, n’lwekyo omulimi ateekwa okubeera n’ekisolo oba n’e bisolo byalabirira, olwokufunako ebigimusa nga obusa , omusulo n’ebirala byateeka mu nimiro zze ez’enva oba mulusuku nawalala asobole okuzza obugya attaka lyalimirako. ‘’’Ebimu kubisolo omulimi byasobola okubeera nabyo’’’ Embizzi, endiga, enkoko, obumyu, ente, embuzi, ebyennyanja, sekkoko,embaata nebirala bingi.. ‘’’Emiti gyebibala n’enva endiirwa’’’ Omulimi ateekwa okusimba emitigy’ebibala n’enva endirwa, nga bino bituyamba okwewala endwadde era nokwongera okugaziya obwongo mubykuyga, naddala abaana baffe , era n;okwongera kumanyi g’obutonde mu nkula eyektonde ekisajja. Enve endiirw n’ebibala bikulu nnyo ku buli kijulo. Enva endiirwa tezisaana kusiikibwa namuzigo oba samuli yenna , wabula kugerekebwa. <ref>maaif


   Joyce Nanjobe Kawooya