Omuntu kalimagezi
Jump to navigation
Jump to search
Omuntu kalimagezi(Homo sapiens)
Ebisigalira by’omuntu kalimagezi ( Homo sapiens ) bya myaaka nga 200,000 egiyise. Omuntu kalimagezi (Homo sapiens) kitegeeza “omuntu alina obwakalimagezi (intelligent man) era abantu ab’omulembe guno bali mu kikula kino. Omuntu kalimagezi yeeyubula kuva mu muntu omutambuze.( Homo erectus).Okweyubula kuno kusuubirwa okuba nga kwali mu afirika .