Omuntu omusenguse

Bisangiddwa ku Wikipedia

Omuntu Omutambuze oba omuntu omusenguse (Homo eructus)

Ekikula ky’omuntu ekyasooka okwabulira afirika okudda e Bulaaya ne Azia T kyali kya Omuntu omutambuze(Homo eructus) . Komagenda ye yadda mu kifo kya komenkujukujju . Homegenda yali wa kigero kya muntu ow’omulembe guno era nga yali atambulira ddala bulungi nga yesimbye . Obwongo bwe bwali bunene okusinga obw’ebikula by’omuntu ebyasookawo .

Ebikola bya komagenda byaali bya mulembe okusinga ebya komenkujukujju. Komagenda alabika nga ye yasooka okuyigga n’okukunganyiriza eby’okulya era ateeberezebwa okuba nga kye kikula ky’omuntu ekyasooka okukozesa omuliro. Alabika nga yateekawo n’empuliziganya omuli okuweereza obubaka