Omunyanya

Bisangiddwa ku Wikipedia

==Omunyaanya== tree tomato

Tamarillos - whole and halved.jpg

Guno omuti gusangibwa mu bisambu ate era abantu abamu bagulima. Gubalako ebibala nga bifaanana ng’ennyaanya .Oyinza okubirya ng’ebibala. Omunyaanya guwooma nnyo tugukozesa mu bintu eby’enjawulo nga omubisi, eddagala , jaamu w’emigaati n'ebirala bingi. Ensigo z’omunyaanya za bbeeyi. <ref:cyphomandra betacea/>