Jump to content

Omuzikiti gw'eggwanga mu Uganda

Coordinates: 0°18′56″N 32°34′07″E / 0.315539°N 32.568591°E / 0.315539; 32.568591
Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Merge

colspan="2" class="infobox-above" style="background-color:
  1. 9BE89B" |Omuzikiti gw'eggwanga mu Uganda
مسجد أوغندا الوطني
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
  1. 9BE89B" |Ediini
Akakwate Basiraamu
Etabi oba obuwangwa Abasiraamu ba Sunni
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
  1. 9BE89B" |Gyegusingaanibwa
Gyegusingaanibwa Kampala, Uganda
Uganda National Mosque is located in Kampala
Uganda National Mosque
Location in Kampala
Abagudukanya Ekibiina ekikulembera eddiini y'obuyisiraamu
Endagiriro ku maapu 0°18′56″N 32°34′07″E / 0.315539°N 32.568591°E / 0.315539; 32.568591
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
  1. 9BE89B" |Okumubi wa pulaani
Ekika Muzikiti
Enaku z'omwezi webakitandika 2008
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
  1. 9BE89B" |Ebyaali byetagisibwa
Obungi bw'abantu 12,200
Bwekirabira munda Yiika 12 ze 4.9 ha
Ebisenge 5
Eminaala 1
Obuwanvu bw'eminaala mita 50.5 ze fuuti 166
Ebyakozesebwa Enkokoto etekeddwamu emitayimbwa n'e waya

Omuzikiti gw'eggwanga u Uganda, gw'emuzikiti ogusingaanibwa ku kasozi ka Kampala mu bitundu bya Kampala mukadde ebya Kampala, Uganda. Gwemuzikiti ogusinga obunene mu buvanjuba bwa Afrika[1] mu ggwanga, ng'okutuusa mu 2014, ebitundu 14 ku 100 eby'abantu abasingaanibwaamu banzikiriza yabayisiraamu.[2] Guno gwamalirizibwa mu 2006, nga gutuuza abantu 15,000 abasinza, nga gusobola n'okukwatirira abalala 1,100 , gyebatereka ebifanannyi, ate oluggya nerubeeramu abalala 3,500. Koloneeri Muammar Gaddafi ow'e Libya yeeyawa ekiragiro ky'okuzimba omuzikiti guno ng'ekirabo eri Uganda, n'okuganyurwamu abantu abakiririza mu ddiini y'obuyisiraamu.Uganda erina emiziki mingi, naye guno omuzikiti guliko emyaaliiro egiwerako.[3]

Ebyafaayo

[kyusa | edit source]

Okuzibibwa gw'omuzikiti guno kwatandika mu 1972, nga mukusooka gwali guyitibwa Omuzikiti gw'eggwanga ku Kampala Mukadde. Okuzimba kwayimirizibwa mu 1976, nekudibwamu mu 2001.[1]

Omuzikiti nga gumaliriziddwa okuzumbibwa, gwagulwawo mu butongole mu 2007 Ogwomukaaga wansi w'erinya ''Gaddafi National Mosque'', nga kwekusingaanibwa ne woofiisi z'ekibiina ekikulembera ediini ly'obuyisiraamu.[4] Mu 2013 bagukyusa erinya nebatandika okuguyita "Uganda National Mosque" oluvannyuma lw'okufa kwa KoloneeriGaddafi olw'okuba abaali badukanya Libya baali beesurirayo ogwanagamba mu kudaabiriza omuzikiti guno wansi w'erinya ekadde."[5]

Eminaala gy'omuzikiti guno giriko amadaala 304 okutuuka wagulu kuntiko.[6]

Eterekero ly'ebifanannyi

[kyusa | edit source]
Interior view Kampala National mosque





Laba ne

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]

Ewalala w'oyinza okubiggya

[kyusa | edit source]