Jump to content

Peter Miles (omuyimbi)

Bisangiddwa ku Wikipedia

  Peter Miles , yazaalibwa n'atuumibwa Peter Kanyike, Munnayuganda omuyimbi w'enyimba ekika kya reggae n'ekidaandali.[1][2] Ayimba mu Luganda, Patwa n'olungereza. Yalabikira mu Vuqa cypher, oluyimba olw'eyalimu ne Bigtril, mith, Ruyonga, St Nelly Sade n'abalala bangi mu 2016.

Obuto bwe n'emisomo gye

[kyusa | edit source]

Peter Miles yazaalibwa nga 29 Ogwomwenda 1980 mu Entebbe, Uganda. yasomera ku Budo junior school, St Lawrence secondary, Kabojja high school ne Makerere University.[3]

Mu kisaawe ky'omupiira

[kyusa | edit source]

Miles ayimbye n'abayimbi nga Navio (raapa), Elephant Man (musician) mu luyimba lwa "Nice and polite", Demarco (omuyimbi) mu "Blessings",[4][5] "General Levy" mu "Ooh Aah".[6] Abadde n'ennyimba ez'akwatayo nga "One time","Owange","Muwala","Ruckus","Oah Aah" ne "Combination".[7] Miles awangudde awaadi eziwerako mu Afrika omuli omuyimbi wa Ragga asinze PAM AWARDS okumala emyaka 2,) Vidiyo ya Ragga n'ekidaandali esinze Channel O awards (SOUTH AFRICA) vidiyo y'ekidandali esinze mu Kisima awards (KENYA). Nga 7 Ogwomukaaga 2007, Peter Miles ye yali omuyimbi yekka okuva mu East ne Central Africa eyalondebwa okuyimba mu kivvulu kya anti G8 summit concert nga yatuumibwa "P8 concert" mu Rostock"Germany nga yali ne bandi ennene mu bulaaya nga U2, Bono, Bob Geldolf, Seed ne Africa's Youssou N’dour.[8]

Ennyimba ze y'ayimba

[kyusa | edit source]
  • One time
  • Tumetokachini
  • Love
  • Nice and polite
  • Ooh ahh
  • Blessings
  • Front line
  • Nyinimu
  • Ruckus
  • Muwala

Awaadi ze yafuna

[kyusa | edit source]
  • Vidiyo esinze mu East African Video at Channel O Spirit of Africa Music Video Awards, 2007.[9]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]
  1. http://www.monitor.co.ug/artsculture/Entertainment/Peter-Miles-works-up-Gulu-fans/-/812796/2514892/-/l9i272z/-/index.html
  2. http://www.monitor.co.ug/Business/Auto/Sharing-cars-is-not-my-kind-of-thing--says-singer-Peter-Miles/-/688614/2044502/-/d5tcxwz/-/index.html
  3. https://web.archive.org/web/20160104223210/http://www.hipipo.com/people/49/Peter-Miles/bio/52/Peter-Miles--Uganda%E2%80%99s-King-Of-Dancehall-
  4. http://www.newvision.co.ug/news/642680-peter-miles-demarco-collabo-rocks-kampala-airwaves.html
  5. http://www.monitor.co.ug/artsculture/Entertainment/Collaboration-with-Ugandan-artistes-not-selling-in-Jamaica/-/812796/2308094/-/41o9gg/-/index.html
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-09. Retrieved 2022-12-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-03. Retrieved 2022-12-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  8. "Archive copy". Archived from the original on 2018-09-17. Retrieved 2022-12-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  9. http://www.newvision.co.ug/D/8/13/592027

Lua error: Invalid configuration file.