Philippa Ngaju Makabore

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Philippa Ngaju Makobore Munnayuganda omulongoosereza w'amasanyalaze.[1] Y'akulira instrumentation division ku Uganda Industrial Research Institute (UIRI).[2]

Obulamu bwe n'emisomo[kyusa | edit source]

Makobore yasomera ku Gayaza High School naye naatikibwa okuva mu siniya mu Canada.[3] Mu 2008, yafuna Diguli ya Sayansi mu nongooseresi z'amasanyalaze okuva mu Yunivasitte ya Alberta Faculty of Engineering mu Edmonton, Canada.[1] Yafuna satifikeeti y'obukuggu mu embedded systems engineering okuva mu Yunivasitte ya California, Irvine, United States.[4]

Emirimu[kyusa | edit source]

Okuva mu 2009 okutuusa mu 2010, Makobore yaweereza nga intern telecommunications engineer mu MTN Group.[1] Oluvanyuma yakola nga omunongosereza w'abakitunzi (sales engineer).

Mu ntandikwa ya 2011, yegatta ku UIRI era oluvanyuma nafuuka omukulu wa instrumentation division yaayo. Division eno atera okuyitibbwa okwanjula enteenkateeka mu lujjudde ku bukiiko bw'enongosereza z'ebyamaddagala, omuli Canadian Medical ne Biological Engineering Conference,[5] World Congress for Biomedical Engineering ne Medical Physics,[6] and the Institute of Electrical and Electronics Engineers.[7] Yaliko sentebe w'akakiiko ku medical devices track ku World Congress.[6] Ku UIRI, Makobore etunuulira nnyo ebya design n'enkulaakulana by'enkozesa y'ebitu bya masanyalaze. Ttiimu ye ekola kundabirira y'obulamu, eby'enimiro, ne puloojekitti z'amasoboza (energy) gamasanyalazze.[1] Ezimu ku Puloojekitti zino ziwangudde engule z'omu gwanga ne mu mawanga g'ebweru.[8] Ku UIRI, azimbye enkolagana neYunivasitte y'e Columbia mu kibuga kya New York, [./Https://en.wikipedia.org/wiki/Makerere_University Yunivasitte y'e Makerere] mu Kampala, Yunivasitte y' e Addis Ababa, ne Yunivasitte y' e Mbarara eya Sayansi ne Tekinoloogiya.[2]

Mu 2017, Makobore yayingira Innovation Prize for Africa ne electronically controlled gravity feed infusion set (ECGF).[8] ECGF yawangula ekirabo eky'okubbiri (US$25,000).[1] Mu buvanjuba bwa Afirika, abaana abasuka mu bitundu kkumi ku kikkumi abali mu ddwaliro beetaaga obujanjabi bw'okuyisa eddagala mu cannula nga liyita mu misuwa obwa IV therapy. Okuyisa eddagala elingi ennyo okuyitibwa Over-infusion mu baana kwogera okuteekawo ebeera y'okufa mu baana n'ebitundu bussattu n'obutundutundu bussattu ku saawa ana mu munaana.[9] ECGF enkugira entabula ya intravenous fluids.[10]

Engule[kyusa | edit source]

  • 2016: Engule y'omukifo ekisooka eya Innovation ku 2016 World Patient Safety, Science, and Technology Summit[11]
  • 2017: Engule y'omukifi eky'okubbiri eya Innovation Prize eya Afirika[12]

Laba ne[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. 1.0 1.1 1.2 1.3 1.4 http://www.monitor.co.ug/News/National/Uganda-Philippa-Ngaju-wins-innovation-prize/688334-4026386-qugcnmz/index.html
  2. 2.0 2.1 http://abec-africa.org/personal-profile-philippa-ngaju-makobore
  3. https://issuu.com/canospacemedia/docs/gayazamag_small
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2018-10-26. Retrieved 2024-04-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. https://proceedings.cmbes.ca/index.php/proceedings/article/view/55
  6. 6.0 6.1 "Archive copy". Archived from the original on 2019-05-14. Retrieved 2024-04-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  7. https://doi.org/10.1109%2FAFRCON.2015.7331965
  8. 8.0 8.1 "Archive copy". Archived from the original on 2019-05-14. Retrieved 2024-04-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  9. http://thenationonlineng.net/10-nominees-innovation-prize-africa-2017/
  10. http://www.africanews.com/2017/07/20/egyptian-energy-innovation-wins-100000-innovation-prize-for-africa/
  11. "Archive copy". Archived from the original on 2019-07-17. Retrieved 2024-04-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  12. "Archive copy". Archived from the original on 2019-05-14. Retrieved 2024-04-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ebijuliziddwa wa bweru wa wikipediya[kyusa | edit source]