Ragga Dee

Bisangiddwa ku Wikipedia

  Ragga Dee, yazaalibwa era natuumibwa Daniel Kazibwe, Munnayuganda, muyimbi era munnabyabufuzi.[1] Yesimbawo mu kifo ky'abwa Mmeeya wa Kampala mu kulaonda kwa bonna okwa 2016.[2][3][4] Mu kaseera kano, Ragga Dee akola ng'omu kubakwasaganya kateeba n'okuzannya ffilimu ng'akiikirira okuzannya katemba ne firimu mu kimanyikiddwa nga Private Sector Foundation Executive era nga ye sentebe w'ekitongole ky'ebyobuwangwa ekya National Culture Forum.

Obuto bwe ne mu kisaawe ky'okuyimba[kyusa | edit source]

Dee yazaalibwa mu 1968 eri George William Kyeyune.[5] Omulimu gwe ogw'okuyimba yagutandika mu 1988.[6] Enyimba ze zetobeseemu enkola ez'enjawulo omuli reggae, ragga, hip-hop, ne Lingala.  Yali muyimbi wa Ragga ow'omwaka mu mpaka za Pearl of Africa Music Awards mu 2004[7] ne 2005[8] era n'awangula ekya vidiyo esinze mu 2006.[9] Alina Alubaamu 18. yafuna ettutumu mu myak gya 1990 n'enyimba nga Bamusakata ne Mukwano nga akyali omu ku kibiina kya Da Hommies. Awangudde Awaadi y'omuyimbi wa Ragga ow'omwaka asinze eya Pearl of Africa Music Award ne Awaadi y'omuyimbi omusajja ow'omwaka asinze era nga kino kyawandiikibwa ne ku BBC. Mu 2005 Alubaamu ye eya reggae yawangula ekya Alubaamu esinze mu awaadi ya Golden Awards mu Uganda.[10]

Ennyimba ze y'ayimba[kyusa | edit source]

  • Ndigida
  • Parliament
  • NO. 9
  • Cissy
  • kabonge kko
  • Mbawe
  • Oyagala cash

Sirikawo baby nga yaluyimba ne. Mention Summer

"Mpeta"

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1433385/return-ragga-dee.
  2. http://www.elections.co.ug/new-vision/election/1407433/ragga-dee-katongole-win-kampala.
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2018-09-07. Retrieved 2022-12-06.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. http://www.monitor.co.ug/News/National/stepped-down-Babu-Ragga-Dee/688334-2939530-wjt4ab/index.html
  5. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1331430/singer-ragga-dee-picks-mayoral-seat-forms.
  6. http://musicinafrica.net/directory/ragga-dee.
  7. https://web.archive.org/web/20050204005728/http://pamawards.com/index.php?option=com_frontpage.
  8. https://web.archive.org/web/20070702053829/http://pamawards.com/pages/2005.php
  9. http://www.ugandaonline.net/2006
  10. http://ourmusiq.com/ugandan-musicians-meet-ragga-dee/394/m.aspx.

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]