Jump to content

Regina Mukiibi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Regina Mukiibi olumu eyayitibwanga Regina Mukiibi Mugongo ne Regina Naluyima Mukiibi) yali munayuganda omukyala omusuubuzi era omutandisi w'emirimu amanyiddwa ng'eyasooka okuteekawo enkola ey'okutereka n'okuteekateeka abafu mungeri ey'ekitiibwa mu ggwanga.

Ebyafaayo n'okusoma

[kyusa | edit source]

Ng'ayingira bizineesi y'okuddukanya emikolo gy'okuziika, Regina Mukiibi yatandika okutendekebwa okwekikugu mu Salisbury College of Funeral Sciences and Embalming mu London.

Bizineesi

[kyusa | edit source]

Oluvannyuma lw'okukola ng'omubalirizi w'ebitabo n'eyali Uganda Commercial Bank, yatandikawo kkampuni etambuza n'okulambuza abalambuzi. eyo gyeyava n'atandika bizinensi ey'okuteraka n'okuteekateeka abafu. Mu 1996, Regina Mukiibi yawandiisa ekitongole Uganda Funeral Services, kkampuni ygy'addukanya okuva okufa kwa mugandwe, Freddie Katamba Mukiibi.

Awaadi

[kyusa | edit source]
  • Uganda Investment Authority Omukyala Omusuubuzi Ow'omwaka - 2007
  • Omusiga nsimbi w'omwaka Ekirabo ky'eggwanga - 2009
  • Sustenible Growth National Award - 2009

References

[kyusa | edit source]