Resty Nanteza

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Resty Nanteza munabyabufuzi Omunayuganda. n'ogwokuwereza ku leediyo ya NBS mu kibuga ky'e Jinja nga nannyini yo yeeyaliko omubaka wa Paalamenti Hon Igeme Nathan Nabeta. Mu 2021, Yali yeesimbyeewo okubeera omukyala omukiise mu Paalamenti ku lwa Disitulikiti ya Buikwe mu kalulu ka Uganda akabonna mu 2021, oluvannyuma lw'okuwereza nga ssentebe wa munisipaali ya Nyenga.[1] Yasobola okukungaanya obululu 41,561, n'alangirirwa okubeera nga yali awangudde ng'obudde bukyali kulukalala olwali lusooka.[2]Wabula yawangulwa Diana Mutasingwa eyali owa NRM eyawangula akakulu kano ng'afunye obululu 43,215.[3][4] Nanteza yagenda mu kkooti ng'awakanya ebyava mukulonda kuno.[1][5]

Ali mu kibiina ky'ebyobufuzi ekya Forum for Democratic Change.[6][2]

Laba ne bino[kyusa | edit source]

Ebujuliziddwaamu[kyusa | edit source]

  1. 1.0 1.1 https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/10-mp-losers-in-buganda-to-petition-court-3264292
  2. 2.0 2.1 "Archive copy". Archived from the original on 2022-10-05. Retrieved 2021-04-04.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/nanteza-resty-10170/
  4. https://www.monitor.co.ug/uganda/magazines/full-woman/nakapachu-gives-hope-to-the-helpless--4009554
  5. https://ugandaradionetwork.net/a/file.php?fileId=342778
  6. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/fdc-supporters-dispersed-in-njeru-1877012

Ewalala w'oyinza okubigya[kyusa | edit source]