Reverse transcriptase
Appearance
Reverse transcriptase. Kino kirungo oba kiriisa ekiyamba entondeka (RNA) y’akawuka ka HIV eba mu nkula y’oluwuzi olumu RNA single stranded) okwekyusa n’efuuka ya wuuzi bbiri (double stranded DNA). DNA eyamba okuzimba obutoffaali obw’obulamu bw’ekintu kyonna omuli n’eky'akawuka HIV.