Richard Buteera
Richard Buteera, era nga ye Richard Butera, Munnayuganda Munnamateeka era Omulamuzi aweererezza ku is a Ugandan lawyer and judge who has served as a member of the Kkooti ya Uganda Enkulu Uganda okuva mu Gwomwenda gwa 2017. Nga tannaba kuweebwa kifo kukolera mu Kkooti Enkulu, yali mulamuzi mu , Kkooti ya Uganda Eddirira Enkulu.[1]
Background and education
[kyusa | edit source]Buteera yazaalibwa mu Uganda. Nga amaze okusoma ku ddaala lya Ppulayimale ne Siniya, yaweebwa ekifo mu Makerere University, nga eno ye Ssettendekero ya Gavumenti esinga obukulu mu myaka mu Uganda. Yafunirayo Diguli Esooka mu Mateeka. Eno yagigattako olusoma olw'ongerwako nga owaHe followed that with a postgraduate Dipulooma mu kugeza mu Mateeka, nga eno yagifunira ku ttendekero lya Law Development Centre, mu Kampala. Yaweebwa omulimu mu kkampuni ya Uganda Bar.[2]
Omulimu gwe
[kyusa | edit source]Mu biseera bya 2010s, yali aweereza nga Akulira abaddukanya Emisango Mu Gavumenti mu kitongole kya Kitongole kya Uganda Ekiddukanya Ensonga Z'obwenkanya N'ensonga za Ssemateeka, nga tannaba kugenda mu Kkooti Eddirira Enkulu.[3] Bwe yali eyo, yategeeza eyali Omukulu wa Poliisi ya Uganda, General Kale Kayihura, nti bwe bwali mu Gwokuna gwa 2013, tewaali tteeka lyonna likugira bantu kunywa mwenge nga batambula. “Newankubadde tekirabika bulungi abantu okutambula nga batamidde, baba tebalina tteeka lya ku kkubo lye bamenye era tekiba mu mateeka okukwatibwa Police,” Buteera ye yayogera ebigambo ebyo.[4]
Yatandikawo ne Pulogulaamu ey'okukendeeza obungi bw'emisango gy'abateeberezebwa ababeera mu makomera ga Uganda egituula ku mmeeza nga teginnawulirizibwa, era, bwe bwatuukira mu Gwokuna gwa 2010, waaliyo abasibe 33,000 mu kifo ekyateekebwateekebwa okubeeramu abantu 13,700. Ku bano, ebitundu 45 ku buli kikumu baali emisango gyabasinga n'ebitundu 55 baali bateeberezebwa nga emisango byabwe teginnaggwa. Pulogulaamu eno yali egendereddwamu kukendeeza muwendo gw'abasibe abo emisango gyabwe egyali teginnaggwa.[5]
Nga Munnamateeka mu Kkooti Enkulu, mu Gwolubereberye gwa 2020, bwe baali mu Lukungaana Lw'abaakakiiko Akalamuzi, yawa banne amagezi okufaaayo ennyo ku bawaabi ababeera abakadde, abalema, naabalala abalina obwetaavu obwenjawulo omuli n'abakazi b'embuto n'abaana.[6]
Mu Gwomusanvu gwa 2020, Omukulembeze wa Uganda, yalonda Munnamateeka Buteera okubeera ku kakiiko akaddukanya emirimu gy'abalamuzi, nga kano kakola ku mirimu gy'okulonda abalamuzi wamu n'okulondoola enneeyisa yaabwe.[7] Yalayizibwa nga 24 Ogwomusanvu 2020.[8]
Laba na bino
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | edit source]- ↑ https://www.monitor.co.ug/News/National/Not-cadre-judge-new-deputy-Chief-Justice-Owiny-Dollo/688334-4087750-atjwrhz/index.html
- ↑ http://judiciary.go.ug/files/publications/TheJudiciaryInsiderMagazine_21X26.5cm.pdf
- ↑ http://www.monitor.co.ug/News/National/I-don-t-owe-Kato-Kajubi---Buteera/688334-3344620-73ptknz/index.html
- ↑ https://www.monitor.co.ug/News/National/There-is-no-law-against-drink-walking--says-DPP/688334-1755654-view-printVersion-d6dscwz/index.html
- ↑ https://www.monitor.co.ug/News/National/688334-891474-view-printVersion-10hv54l/index.html
- ↑ https://www.newvision.co.ug/news/1514158/judges-prioritize-childrens
- ↑ https://nilepost.co.ug/2020/07/23/museveni-appoints-justice-butera-to-the-judicial-service-commission/
- ↑ https://www.softpower.ug/justice-richard-buteera-sworn-in-as-new-member-of-judicial-service-commission/