Rita Aciro
Rita Aciro Munnayuganda omulwanirizi w'eddembe ly'abantu era Executive Director wa Uganda Women's Network (UWONET). Ye yafuna engule ya 2021 European Union Human Rights Defenders Award.[1][2][3][4][5]
Ebimukwatako n'emisomo
[kyusa | edit source]Aciro yatandika emisomo gye ku Reparatrix Boarding schoolmu Bugonge Entebbe, oluvanyuma yegatta ku Kololo secondary school okusoma emisomo gya siniya.[6]
Yayingira Uganda women's network (UWONET) nga intern mu mwaka gwa 1997.[6]
Emirimu
[kyusa | edit source]Aciro akoze n'entababuvo ne Gavumenti mu East Africa ku nsonga ezikwaata ku bukulembeze bwa bawala n'abakazi, eddembe ly'abakyaala ku bye taka, okulwanisa gender based violence, okuzimba eddembe mu bakazi, okusomesa abantu ku by'okulonda n'okwetegereza eby'okulonda.[2][7][8][9][10][11][12][13]
Alina obumayi obusoba mu myaka 20 mu kubeera omukulembeze wa advocacy n'okulwanirira eddembe ly'abakyaala n'abawala.[2][7][4]
Mu 2021 engule ya European Union Human Rights Defenders, eweebwa Omunnayuganda omulwanirizi w'eddembe buli mwaka, yasiima ebikolwa bye eri eddembe ly'abakyaala n'abakazi mu Uganda n'okulwanira eddembe ly'abantu ne democratic values.[2][3][4][1] [14]
Ebijuliziddwa
[kyusa | edit source]- ↑ 1.0 1.1 https://www.newvision.co.ug/articledetails/100218
- ↑ 2.0 2.1 2.2 2.3 https://ngoforum.or.ug/2021/05/03/rita-aciro-scoops-2021-eu-human-rights-defenders-award
- ↑ 3.0 3.1 https://www.kfm.co.ug/news/ugandas-rita-aciro-wins-eu-rights-defenders-award.html
- ↑ 4.0 4.1 4.2 https://www.theeastafrican.co.ke/tea/magazine/aciro-wins-eu-human-rights-defenders-award-2021-3392584
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2023-05-15. Retrieved 2024-04-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ 6.0 6.1 https://www.independent.co.ug/rita-aciro-passion-empowering-women/
- ↑ 7.0 7.1 https://www.independent.co.ug/women-demand-permanent-sexual-gender-based-violence-court-to-curb-crimes/
- ↑ https://www.independent.co.ug/lining-up-exposed-irregularities-in-nrm-primaries-election-observers/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/1341877
- ↑ http://peacewomen.org/content/uganda-ngo-train-women-candidates
- ↑ https://web.archive.org/web/20210729223224/https://www.parliament.go.ug/news/2844/uwonet-lobbies-gbv-funding
- ↑ https://chimpreports.com/stop-pulling-each-other-down-women-urged/
- ↑ https://www.independent.co.ug/women-demand-permanent-sexual-gender-based-violence-court-to-curb-crimes/
- ↑ https://chimpreports.com/parish-model-could-fail-due-to-shrinking-civic-space-activist/