Robert Odongkara
Robert Odongkara yazaalibwa nga 2 Ogwomwenda, 1989 mu nga Munnayuganda eyali asamba omupiira gw'ensiimbi, ng'azannyira kiraabu y'e Guinea emannyikiddwa nga Horoya AC nga omukwasi wa ggoolo.
Emirimu gye
[kyusa | edit source]Odongkara yasambirako kiraabu ez'enjawulo nga Villa, Uganda Revenue Authority ne Saint George.[1]
Mu Gwekumi, 2018, Odongkara yagenda ku kiraabu yaAdama City mu Kibinja ky'ababinywera ekya Ethiopia oluvannyuma lw'okumaka emyaka musanvu ne Saint George.[2] Mu Gwomunaana, 2019, Odongkara yamaliriza okwegata ku Horoya AC, kundagaano ya myaka ebbiri.[3]
Emirimu ku y'eggwanga
[kyusa | edit source]Yasooka okuzannyira ku ttiimu ya Uganda mu 2010,[1] n'alabikako mu mpaka z'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ky'ensi yonna.[4]Yazannya omupiira gumu mu mpaka z'ekikopo ekiwakanirwa amawanga ga Afrika mu 2017, n'azannya edakiika 90 webaali bakola amaliri ga 1-1 mu bibinja ne Mali.[5][6]
Ebibalo mu mirimu gye
[kyusa | edit source]Ku y'eggwanga
[kyusa | edit source]Ttiimu y'eggwanga eya Uganda | ||
Omwaka | Emipiira gy'azannye | Ggoolo z'ateebye |
---|---|---|
2010 | 9 | 0 |
2011 | 1 | 0 |
2012 | 0 | 0 |
2013 | 5 | 0 |
2014 | 6 | 0 |
2015 | 1 | 0 |
2016 | 3 | 0 |
2017 | 2 | 0 |
2018 | 0 | 0 |
2019 | 2 | 0 |
Omugatte | 29 | 0 |
Ebijuliziddwaamu
[kyusa | edit source]- ↑ 1.0 1.1 1.2 https://www.national-football-teams.com/player/36607.html
- ↑ http://www.espn.com/soccer/uganda/story/3671918/robert-odongkara-of-uganda-joins-adama-city
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2020-10-27. Retrieved 2024-09-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://web.archive.org/web/20150905/http://www.fifa.com/fifa-tournaments/players-coaches/people=350929/index.html
- ↑ https://int.soccerway.com/matches/2017/01/25/africa/africa-cup-of-nations/uganda/mali/2366106/
- ↑ https://www.national-football-teams.com/matches/report/16347/Uganda_Mali.html
Ewalala w'oyinza okubiggya
[kyusa | edit source]- Robert Odongkara ku mukutu gwa Soccerway