Robin van Persie

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Robin van Persie (Bwe balyogera mu ludaaki: [ˈrɔbɪɱ vɑm ˈpɛrsi] (wuliriza); yazaalibwa nga 6 ogw'omunaana 1983) mutendesi wa mupiira Omudaaki era eyasambako ogw'ensimbi nga omuteebi. Ayogerwaako nga omu ku bateebi ku mulembe gwe ,[1] Van Persie yamanyibwa nnyo olw'obukodyo n'okufuga omupiira, okwessa mukifo ekituufu n'ebirubirirwa .[2] Yakyasinze okuteebera for the tiimu y'eggwanga lya Budaaki. Y'amyuuka akulira ku boyhood club Feyenoord mu kiffo kye eky'obuwereeza ky'asokeddemu.

Bweyatandiika omulimu gwe nga omuwuwutannyi nga ng'ayita ku mabbali g'ekisaawe, Van Persie omupiira gwe ogwasookera ddala yagusambira ku Feyenoord mu sizoni ya 2001–02, ekyamuviiramu obuwanguzi mu luzannya lw'akamalirizo lw'ekikopo kya UEFA 2002; Yeyaweebwa eky'omuzanyi w'omwaaka ow'eggwanga lya Budaaki. Nga wayiseewo emyaaka etaano ku Feyenoord, yafuna obutakaanya n'eyali omukulu wa tiimu Bert van Marwijk, era neyegatta ku tiimu ya Arsenal mu ggwanga lya Bungereza mu 2004 nga bamuzza mukifo kya Dennis Bergkamp bwebava mu nsi y'emu. Van Persie Arsène Wenger eyali omutendesi wa tiimu ya Arsenal yamukyuusa n'amufuula omuteebi era n'agenda mu maaso n'okuteebera tiimu ya Arsenal. Yakola ekyafaayo ku tiimu ya Arsenal bwe yateeba goolo 35 mu 2011 era yeyali kaputeeni mu sizoni ya 2011–12 , nga tanaba kwegatta ku ttiimu ya Manchester United bwebali ku mbiranye mu mweezi gw'omusanvu mu 2012. Mu sizoni ye eyasooka, yawangula Liigi yabPremier n'awangula n'engato omulundi gwe ogw'kubiri ogw'omuddiringanwa Premier Liigi Golden Boot.

oluvanyuma lw'okumala sizoni bbiri ez'obuvune, obuganzi ku tiimu ya United bwakendera era nebamuleka neyegatta ku ttiimu ya Fenerbahçe 2015 mu mweezi gw'omusanvu. Mukiseera kye nga ali mu Butuluuki, Van Persie ebintu byasooka nebimutambulira bulungi naye mubudde bw'okuzanya mu sizoni ebbiri ezaddirira ebintu byamwononekera olw'okufuna obuvune emirundi egy'omuddiringa, yakiriziganya ne ttiimu okutundibwa mu mweezi gw'olubereberye ogw'omwaaka gwa 2018, era n'addamu okwegatta ku ttiimu a Feyenoord kubwereere. Kunkomerero ya zoni yali ayambye nnyo ttiimu ye eyekivubuka mweyatandikira okuwangula ekikopo Daaki Cup, ekikopo kye ekyasooka okuvakukya 2013 FA Community Shield.

Nga amaliriza okukiikirira Budaaki mu gy'abali wansi w'emyaaka-17, -19 ne -21, Van Persie yasooka okuzannya omupiira gwe ogw'omukwaano n'ensi endala mu 2005 nga batunka ne Romania. Nga wayiseewo omweezi yateeba goolo ye kumutedera gw'ensi yonna mu mupiira ogwagwa 4–0 bwebawangula Finland. Van Persie alina ebikopo ebisoba mu 100 caps ne goolo 50 eri Budaaki, okuva mu 2013 okutuusa 2015 yali ttiimu kaputeeni . Akiikiridde ttiimu ye eyeggwanga mu 2006, 2010 ne 2014 mu kikopo ky'ensi yonna ekya FIFA World Cups, nemu 2008 ne 2012 mu kikopo kya UEFA European Championships.

Ebyafaayo bye ku kkiraabu[kyusa | edit source]

Feyenoord[kyusa | edit source]

Yazaalibwa mu Rotterdam, Van Persie yegatta ku kibinja ky'abavubuka ekya SBV Excelsior nga alina emyaaka etaano era nga alna emyaaka 16 yegatta ku ttiimu ya Feyenoord oluvanyuma lw'okufuna outakaanya n'abatendesi ba Excelsior olw'eneyisa ye ey'ekito era ey'akasunguyira. Olw'obuvune obwaali buyitiridde ku Feyenoord kitegeeza bamwanguya okumukuza mu ttiimu esooka era n'azanyira kkiraabu omupiira gwe ogwasooka nga wa 17 mu mirundi 15 egyasooka mu sizoni ya 2001–02. Nga amazze okutandiika mu Feyenoord mu gya kamalirizo ekikopo kya UEFA , Van Persie yafuna ekirabo ky'omuzanyi omuto eyali asinze okwolesa ekitone KNVB Best Young Talent award.

Mu sizoni eyaddirira, Van Persie yassa omukono ku ndagaano y'emyaaka 3 n'ekitundu eyokusamba omupiira gw'ensimbi ne kkiraabu ya Feyenoord, era n'ateeba goolo 5 mu mupiira ogwagwa 6–1mu kikopo kya KNVB Cup mwebatimpulira AGOVV Apeldoorn nga 6 Ogw'okubiri 2003. Obutakaanya n'omutendesi Bert van Marwijk kyamuviirako Van Persie okussibwa n'addizibwa mu ttiimu etakozesebwa nnyo. Mu mupiira Feyenoord mweyatukira ne Ajax reserves,y'omu ku bazannyi ba Feynoord abatyobolebwa abakozi b'efujjo abaali balumbye ekisaawe. Okusika omugwa wakati wa Van Persie ne Van Marwijk kweyongera bweyasindikibwa ewaka ku lunaku olw'enkomeredde omupiira gw'akamalirizo ogw'ekikopo kya 2002 UEFA Super Cup mwe batunkira ne Real Madrid oluvannyuma lwa kooki okumunyiigira olw'ekikolwa kyeyakola oluvanyuma lw'okumulagira abugumemu nga betegekera kolifaaya za z'ekikopo kya Champions Liigi Van Persie yamaliriza sizoni ye eyasooka ey'okusoberwa nga ali ne mu ttiimu esooka bweyateeba goolo munaana mu mipiira 28 mweyalabikira era n'awangula n'ekikopo kya KNVB Cup.

Feyenoord yagezaako okwongezaayo endagaano ya Van Persie mu biseera nga sizoni eweddeko, era enkolagana ye ne Van Marwijk yeeyongera ekyamuviirako okumala ekiseera ekisinga kukatebe. Yaddamu okuzannya emipiira 28 naye namaliriza nga atebeddemu goolo bbiri okusinzira ku kw'ezo zeyateeba musizoni eyali ewedde. Feyenoord yamussa kukatale kunkomerero ya sizoni naye abaali bamwetaaga baali batono olw'empisa ze. Mu biseera by'akatale k'abazannyi mu mweezi gw'oluberyeberye kiraabu ya Eredivisie yatandiika okwogerezeganya ne eya Arsenal, abaali banoonya ayinza okuddira Dennis Bergkamp eyali akuliridde oluvanyuma lw'okuzanyira akapiira ebbanga eddene naye enjuyi zombi zalemererwa okutuuka kunzikiriziganya.

Arsenal[kyusa | edit source]

Sizoni ya 2004–05[kyusa | edit source]

Nga17 ogw'okutaano 2004, Van Persie yassa omukono kundagaano y'emyaaka 4ne kiraabu ya Arsenal ku bukadde bwa pawundi £2.75 million, ezisoba mu makati g'ezo Feyenoord's zeyali esaba £5 million. Omutendesi wa Arsenal, Arsène Wenger, eya pulaninga okukyuusa Van Persie okumugya ku ky'okusamba nga omuwuwutanyi amufuule omuteebi nga byeyali akikoze ku muzanyi owamaanyiThierry Henry, nga bweyategeeza kubukodyobwe obupya, "Asobola okuzanya ku kono wakati w'ekisaawe nga omuzanyi omuyiiya emabega w'omuteebi oba omuzanyi ow'ekirubirirwa. " Arsenal yali emaze okuggumiza n'abateebi mu mweezi gw'oluberyeberye bwe bakansa José Antonio Reyes, enzalwa ye ggwanga lya Spain okuleka ababiri okubbinkana mu budde bw'okuzannya. Van Persie yakuba omupiira gwe ogwasooka n'awangula ekikopo bwebamuyingiza mukisaawe nga saabu mu mupiira ogwagweera mu goolo 3-1 mukikopo kya FA Community Shield Arsenal mweyawangulira Manchester United nga 8 ogw'omunaana 2004. Van Persie yamala ekiseera kye ekisinga nga nga ali kukatebe muntandikwa ya sizoni ya 2004–05 season, era yatandika akapiira ke akakaasa meeme nga 27 ogwekuminagumu bweyateebera Arsenal goolo eyaggulawo mupiira ogwagwa 2-1 mukikopo kya League Cup mweyawangulira Manchester City.   Yagobebwa ku kisaawe omulundi gwe ogwasooka mu mujoozi gwa Arsenal nga 26 omweezi ogw'okubiri mu mupiira gwakaasa meeme ne ttiimu ya Southampton, ogwagwa 1-1 oluvanyuma lw'okusindiika Graeme Le Saux,mumugongo ku ludda lwa kono ekintu omutendesi Wenger mweyalabikira nga mwenyamivu olw'ekintu Van Persie kyeyakola era yavaayo n'akyakivumirira mu mawulire bwe yategeeza nti " leero siwagira Van Persie naye alabise bulungi mu kitundu ekisooka. Difiiri bw'awadde omuzannyi owa ttiimi eyakyazizza kkaadi emmyuufu, atandise okubeera ku bunkenke era kyokka nga si bw'alina okuba. Mu kiseera kye kimu, omuwandiisi w'omukutu gwa, Telegraph, Clive White yayogera ku Van Persie nti " ow'omujoozi nnamba 21 wa kudda ku nnamba 9."

Ekyaddirirra kwe kutuuza Van Persie ku katebe okumala emipiira egiwerako, okuviira ddala ku luzannya lw'okudding'ana wakati wa Arsenal ne Sheffield United mu kikopo kya FA Cup, ng'okuzzibwa yajja kusikira Henry eyali afunye obuvune mu ntumbwe, era omupiira mwe yaddira yateeberamu ggoolo bbiri nga gwali gw'omutendera oguddirira ogw'akamalirizo mwe bawangulira Blackburn Rovers. Yaggibwa ku katebe okuyingira mu mupiira gw'akamalirizo n'ateeba ggoolo emu mu kusimulagana peneti Arsenal ze yawangula ng'ekuba Manchester United. The end of Van Persie's season was disrupted by injury, and he finished with ten goals in 41 appearances in all competitions.

2005–06 season[kyusa | edit source]

Oluvanyuma lwa Dennis Bergkamp okuwumula, Van Persie yakwwatagananga ne Thierry Henry mu numba za Arsenal.

Van Persie's omutindo gweyayolesa kuntandikwa ya sizoni ya 2005–06 season kyamuleetera okuwangula eky'omusazanyi eyali asinze mumweezi mu kikopo kya tiimu z'ebungereza (premire league ow'omweezi gw'ekuminagumu oluvanyuma lw'okuteeba goolo 8 muntandikwa , era n'aweebwa endagaano yenyongereza ya myaaka etaano okutuusa 2011 nga 4 omweezi ogusooka. enaku bbiri nga yakassa omukono ku ndagaano, Van Persie yaddamu n'afuna obuvune muzanyi mune owa ttiimu endala bwebamulinnya nebamunyenya akagere bwebaali bazanya ne ttiimu ya Cardiff. mu kikopo kya FA.

Van Persie yazannya emipiira gye essatu egyaddako nga engatoye ewumudwaamu ekituli okusobola okukakanya obulumi okutuusa lweyawumuzibwa mu mupiira wakati wa ttiimu ya Arsenal neginaayo eya West Ham United mu kikopo kya ttiimu z'ebulaaya ekya premire league nga 1 ogw'okubiri. mu mupiiira gwa ttiimu ya Arsenal mukikopo kya Champions League ekyakamalirizo ekasookera ddala mweyawangulira Barcelona 2-1.

Sizoni ya 2006–07[kyusa | edit source]

Kuntandikwa ya sizoni ya 2006–07 season mweyakubira ttiimu ya Charlton Athletic goolo ya Volle omutendesi Wenger gyeyayita "goolo yekyaasa" era oluvanyuma yatuumibwa BBC Sport's Goolo y'omweezi gw'omwenda, bw'atyo n'amalako kalenda y'omwaaka nga ayitibwa munabyamizanyo wa Rotterdam ow'omwaaka. Lwakuba sizoni ye yawaako mangu omulundi ogw'okubiri mu mulimu gwe mu mweezi ogusooka nga 21 bweyamenyeka munyingo y'akagere ak'okutaano metatarsal bweyali ajaguza olw'okuteeba goolo eyekyenkanyi mu mupiira mwebatunkira ne ttiimu ya Manchester United. Newankubadde Van Persie yali akosedwa okumala akaseera akanene akasizoni, yasobola okumaliriza nga omuzanyi eyasinga okuteebeera goolo ttiimu Arsenal ne goolo 13 mu mipiira gyona.

Sizoni ya 2007–08[kyusa | edit source]

Van Persie mu 2007

Nga Henry amaze okwegatta ku ttiimu ya Barcelona ngasizoni ya 2007–08, tenatuuka,Van Persie yafuna obuvunanyizibwa bw'okubeera omuteebi asookerwaako mu ttiimu ya Arsenal. Oluvanyuma lwa goolo musanvu mu sizoni kumi ez'omuddiringanwa, Van Persie yamala emyeezi ebiri n'obuvune bw'eviivi bweyafuna bweyali asambira ttiimu y'ensi ye. Yakomawo ku ttiimu ya Arsenal mu kikopo kya Champions Liigi kumutendera gw'ebibinja bweyawangula Steaua București mumweezi gw'ekumi n'ebiri nga 12 era n'addamu okusamba liigi ya Premier bwebawangula Chelsea kunkomerero ya wiiki. Obuvune obw'omuddiringanywa bwamulemesa oktuuka mu mweeziogusooka bweyazanyira edakiika 45 bwebaali batunka ne ttiimu ya Tottenham Hotspur. mu Liigi cup. Yafulumizibwa mukitundu ekisooka oluvanyuma lw'okuddamu okufuna obuvunne era kyagendera ddala mumaaso enfunda ezidiringana okumalako sizoni.

Sizoni ya 2008–09[kyusa | edit source]

Van Persie n'omuteebi wa Chelsea Didier Drogba mu 2008

Van Persie yaggulawo sizoni ya 2008–09 nga 31 ogw'omunaana oluvanyuma lw'okwetegekera obuwanguzi mu mupiira gwa liigi, ttimu ya Arsenal Newcastle Unitedmweyawangulira goolo 3–0. Nga 29 Ogw'ekumin'ogumu , yateeba goolo ye eya 50 ku ttiimu ya Arsenal mumaliriri ne ttiimu ya North London derby bwebaali kumbiranye ne Tottenham, but was hit with his first red card of the season on 1 November after knocking down goalkeeper Thomas Sørensen with a shoulder charge in a 2–1 loss to Stoke City. Sørensen later admitted to "teasing" Van Persie in an attempt to provoke a reaction. On 30 November, he scored a brace against Chelsea to help Arsenal come from behind and pick up a 2–1 victory at Stamford Bridge. On 21 December 2008, he scored a spectacular goal against Liverpool, which was later named the second BBC Goal of the Month of his career. With captain Cesc Fàbregas injured and regular stand-in skipper Manuel Almunia rested, Van Persie captained Arsenal for the first time on 3 January 2009 for the club's 3–1 FA Cup Third Round victory over Plymouth Argyle. Van Persie scored Arsenal's first and third goals, while the second was a result of his cross being deflected into the net by a Plymouth player for an own goal.

  1. http://www.theguardian.com/news/datablog/2013/dec/24/world-best-footballers-top-100-list-2013-lionel-messi
  2. https://bleacherreport.com/articles/1327533-analysing-what-robin-van-persie-brings-to-manchester-united